Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 472 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

PALAMENTI EKUNGUBAGIDDE MUNA DP MZEE BONIFANCE BYANYIMA

May 20, 2017 · Mubiru Ali

Omubiri gwa muna DP Mzee Bonifance Byanyima guleteddwa mu Palamenti okukubibwako eriiso evvanyuma. Ababaka ba Palamenti boogedde bingi ku mugenzi nti abadde ayagala nnyo ekibiina kye ekya DP era nti tabadde mwetegefu kwabulira kibiina kino.

Ye Omubaka wa Gulu Municipality Lyandra Komaketch agamba nti omugenzi ajakujjukirwa nnyo olw’obulamu bwe obutalina kko mubyobufuzi.

Ye Cecilia Barbra Otim Ogwal omubaka w’Abakyala Dokolo agamba nti omugenzi yakola nnyo mukuleeta enfuga eyebibiina ebingi mu Constituent Assembly.