baagala ne Nalumansi alangirirwe mu besiimi

Oluvanyuma lw’Ekereziya katolika mu Yuganda okulangirira nga bwetandise enteekateeka z’okuzuula ebikwata ku mumbejja Kalaala Nalumansi asobole okulangirira mu lubu lw’abesiimi, abakulisitu ab’enjawulo baatandike okulamaga e Kazo wano webatebereza nga gyeyaaziikibwa.
Abakulisitu abalwanirira okulangirirwa kwa Amansi ne Mapeera mu lubu lwabeesiimi balamaze ku kigo ky’e Kazo mu nteekateeka yokusabira omumbejja ono alangirirwe era awandiisibwe mu bitabo by’e Vatican kisobozese ekereziya okumusabira afuuke omwesiimi.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

4 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

72 4 instagram icon