Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

NRM etegese omukolo okwebaza Katonda olwobuwanguzi mu 2021

December 22, 2021 · Mubiru Ali
Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM olunaku olwaleero kitegese omukolo ogwokwebalizaako Katonda olw’obuwanguzi bwekituuseeko mu mwaka 2021 oluvannyuma lwokuwangula akululu ka Pulezidenti, okufuna Ababaka ba Palamenti abawerako wamu n’abakiise mu Gavumenti z’ebitundu ez’enjawulo.
Omukolo gubadde ku kitebe kya NRM mu Kampala era gukulembeddwamu omumyuuka wa Ssentebe ow’Ebuvanjuba Capt. George Mike Mukula.