Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 368 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abagambibwa okubba Ambulance y’eddwaliro lya Arua bavunaaniddwa

December 21, 2021 · Mubiru Ali
Ekitongole ekirwanyisa obukenuzi n’obuli bwenguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga ekya Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kikolera wamu ne Uganda Police Force kikutte abakozi b’eddwaliro lya Arua Regional Referral Hospital nga kigambibwa nti bano bekobaana nebabba emotoka empya agafemulago eyali yakaweebwa eddwaliro Ministry of Health- Uganda.
Bano basimbiddwa mu Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi eya Anti-Corruption Court nebavunaanibwa emisango okuli okukozesa obubi offiisi, okubuzaawo ekintu kya Gavumenti, obubbi n’okwekobaana okuzza omusango. Bano basindikiddwa ku alimanda.