Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 30 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ssegiriinya ne Ssewanyana basimbiddwa mu Kkooti e Masaka

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana (Makindye West) ne Muhammad Ssegirinya (Kawempe North) basimbiddwa mu maaso…

Ebyabadde e Kayunga si nkola ya Ddemolasiya – IRCU

Bannaddiini nga bayita mu Kibiina kyabwe ekibataba enzikiriza ez’enjawulo ekya Inter-Religious Council of Uganda bavuddeyo nebalaga obwennyamivu ku…

Abasawo babiri bakwatiddwa e Mukono

Oluvannyuma lwokufulumya akatambi akalaze ebintu ebikozesebwa mu Ddwaliro nga bisuuliddwa e Nakawolole mu Mukono, abavunaanyizibwa ku byobulamu mu…

Abasirikale betegefu okukuuma Bannayuganda mu naku enkulu – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwetegese basajja baayo okwaŋŋanga omuntu yenna…

Munnansi wa Nigeria akwatiddwa n’emitwalo 28 egya Ddoola

Bambega ba Uganda Police Force bakutte Munnansi wa Nigeria ategeerekese nga ye Ezeh Gibson nebamutwala mu KKooti evunaana…

Musobola okunangirira nemugamba nti kkompyuta zammwe zaali zifunyeemy obuzibu – Nakweede

Eyakwatidde ekibiina kya National Unity Platform – NUP mu kalulu ka Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga Harriet Nakwedde…

Brig. Keith Katungi kati yaduumira ekibinja kya UPDF ekiri e Somalia

Brigadier Keith Katungi yakwasiddwa mu butongole offiisi y’omuduumizi w’ekibinja kya Uganda Contingent Commander (CONTICO) mu Somalia wansi wa…

Abasirikale ba Poliisi abattibwa e Kiboga baziikiddwa

Abasirikale ba Uganda Police Force ababiri abattibwa ku Poliisi y’e Nakasozi mu Disitulikiti y’e Kiboga baziikiddwa olunaku olwaleero.…

Abantu ba Buganda basabiddwa okukola ekiraamo nga bukyali okusobola okwewala enkaayana eziva ku ngabanya y’eby’obugagga by’omugenzi.

Abantu ba Buganda basabiddwa okukola ekiraamo nga bukyali okusobola okwewala enkaayana eziva ku ngabanya y’eby’obugagga by’omugenzi. Bino Katikkiro…