Munnansi wa Nigeria akwatiddwa n’emitwalo 28 egya Ddoola

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Bambega ba Uganda Police Force bakutte Munnansi wa Nigeria ategeerekese nga ye Ezeh Gibson nebamutwala mu KKooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi omusango gwa ‘Money Laundering’ oluvannyuma lwokumukwata n’ensimbi 248,000 eza Ddoola z’Amerika.
Ensimbi zino zitwaliddwa neziterekebwa nga ekizibiti ku Akawunti ya Asset Recovery Account mu FIA.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro