Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 38 listening Simba FM Live

Abasirikale ba Poliisi abattibwa e Kiboga baziikiddwa

December 19, 2021 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force ababiri abattibwa ku Poliisi y’e Nakasozi mu Disitulikiti y’e Kiboga baziikiddwa olunaku olwaleero. SPC Paul Ddimba aziikiddwa e Buzzibwera Kiboga T/C, ate ye CPL Francis Nsubuga aziikiddwa Ssemuto, mu Disitulikiti y’e Nakaseke.