Ssegiriinya ne Ssewanyana basimbiddwa mu Kkooti e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana (Makindye West) ne Muhammad Ssegirinya (Kawempe North) basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti e Masaka okubasomera emisango egibavunaanibwa.
Bano bavunaanibwa emisango gy’obutemu, okugezaako okutta wamu n’okuvugirira ebikolwa ebyobutujju.
Share.

Leave A Reply