Abasawo babiri bakwatiddwa e Mukono

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Oluvannyuma lwokufulumya akatambi akalaze ebintu ebikozesebwa mu Ddwaliro nga bisuuliddwa e Nakawolole mu Mukono, abavunaanyizibwa ku byobulamu mu Disitulikiti y’e Mukono bakutte abantu babiri ku bigambibwa nti bebabadde bamuyiwa mu kitundu kino okuli; Cyrus Waiswa owa Star Medical Center ne Migadde Francis owa Migadde Medical Center. Bano bakwatiddwa Medical Officer wa Mukono Municipal Dr. Anthony Kkonde.
Bya: Martin Yiga
Share.

Leave A Reply