Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 350 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kkooti ensukulumu egamba nti Kazinda alina okuwozesebwa

February 14, 2021 · Mubiru Ali
Kkooti ensukulumu mu Kampala yayisizza ekiragiro ku kuwozesa Goeffery Kazinga ngemenyawo ekya Kkooti ya Ssemateeka eyali eyimirizza okumuwozesa.
Kazinda eyali principal accountant officer mu Offiisi ya Ssaabaminisita amaze emyaka 9 mu Kkooti nga avunaanibwa obukenuzi, okujingirira lisiiti, okwekobaana okufuna ensimbi mu makubo agatakirizibwa n’emisango emirala.