Musobola okunangirira nemugamba nti kkompyuta zammwe zaali zifunyeemy obuzibu – Nakweede

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Eyakwatidde ekibiina kya National Unity Platform – NUP mu kalulu ka Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga Harriet Nakwedde avuddeyo nategeeza Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda nti ka ddembe okubayita nekamulangirira nga omuwanguzi ngakawadde n’amagezi nti kasobola okwekwasa ebyuuma byako bikkalimagezi nti byali bifinyeemu obuzibu okulangirira omulala nti nabo bantu bajja kukitegeera.

Share.

Leave A Reply