Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 84 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

AIGP Grace Akullo akwasiddwa offiisi ya Interpol mu butongole

AIGP Grace Akullo yakwasiddwa offiisi ya Director Interpol & International Relations Uganda Police Force nasuubiza okutwalira omumuli gwabo…

Omusajja atemye abaana 2 e Nakaseke

Kitalo! Omusajja e Nakaseke akwatiddwa Uganda Police Force ku bigambibwa nti alabika yakidde abaana babiri abawala nabatemako emitwe…

Kkooti etandise okuwulira okujulira kwa Mabiriizi

Munnamateeka Isaac Ssemakadde ayimiriddewo nga Munnamateeka wa Hassan Male-kiwanuka Mabirizi eyakwatiddwa olunaku lweggulo Uganda Police Force natwalibwa mu…

Omwana waffe yabakola ki tusasule – Mukyala wa Ssegiriinya

Maama ne Mukyala w’omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka…

Waliwo ekisolo ekirumbye e Bukasa

Abatuuze abawangalira ku kyalo Bukasa ekisangibwa mu muluka gwe Kirinya mu Bweyogerere Division, Kira municipality mu district ye…

Teri agenda kubagoba ku ttaka lyammwe – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka ebizimbe n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “Bwenavudde e Kyakatebe, nagenze e Kitumbi, Bukuya era…

Poliisi eweze okutunda enkumbi, ejjambiya n’ebirala ku nguudo

Ebitongole byebyokwerinda bivuddeyo nebiwera okutunda wamu n’okutembeeya ebissi omuli; enkumbi, ejjambiya, obwambe n’ebintu ebirala ebisongovu ku nguudo. Poliisi…

Munnamateeka Ssemakadde ayitiddwa ku CID

Munnamateeka Isaac Ssemakadde ayitiddwa ku kitebe ky’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ku misango ekya CID…

Abatomera kkamera bakusasula engasi – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebagenda okuteekawo ebibonerezo ebikakali omuli n’okusasuza engasi…