Abatomera kkamera bakusasula engasi – CP Enanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebagenda okuteekawo ebibonerezo ebikakali omuli n’okusasuza engasi eri abagoba b’ebidduka abatomera wamu n’okwonoona Kkamera enkettabikolwa ku nguudo eza CCTV.
Enanga agamba nti abavuzi b’ebidduka abavugisa ekimama bebasinze okutomera kkamera zino.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro