Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Omwana waffe yabakola ki tusasule – Mukyala wa Ssegiriinya

February 22, 2022 · Mubiru Ali
Maama ne Mukyala w’omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates bakedde ku Palamenti nga baagala okumanya ebigenda mu maaso ku muntu waabwe.
Ssegiriinya Akandinda Twahira ne Maama we Christine Sanyu Nakajumba nga amaziga gabayitamu basabye omwogezi wa Palamenti Chris Obore atuuse obubaka bwe ewa Sipiika bayimbule omuntu waabwe kuba yabanoonyeza ekyokulya.
Bya David Turyatemba