Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Munnamateeka Ssemakadde ayitiddwa ku CID

February 21, 2022 · Mubiru Ali

Munnamateeka Isaac Ssemakadde ayitiddwa ku kitebe ky’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ku misango ekya CID e Kibuli annyonyole ku bigambibwa nti yakozesezza olulimi olulegezza eri Omulamuzi Musa Ssekaana. Ssemakadde yetaagibwa ku kitebe kya CID ku bbalaza wiiki ejja.