Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Kkooti etandise okuwulira okujulira kwa Mabiriizi
February 22, 2022 · Mubiru Ali
Munnamateeka Isaac Ssemakadde ayimiriddewo nga Munnamateeka wa Hassan Male-kiwanuka Mabirizi eyakwatiddwa olunaku lweggulo
Uganda Police Force natwalibwa mu Kkomera e Kitalya gyeyasuze. Mabiriizi yali ataddeyo okusaba kwe mu Kkooti Ejjulirwamu ngasaba omulamuzi Christopher Madrama ayimirize ekyokumusiba emyezi 18 nga bamuvunaana okuyisaamu abakozi b’ekitongole ekiramuzi amaaso.