Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 423 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Kooti enkulu yaakuwulira okusaba kwa Sejusa okw’okweyimirirwa .

Enkya nga 1 . 03 . 2016 kooti enkulu mu Kampala  yaakuwulira okusaba kwa eyali akulira ebitongole ebikessi…

Ogwa Mbabazi gusaliddwa – obujulizi bwa munguuba.

Kooti etyemula ogwa Mbabazi ku by’okulonda.

Kooti ensukkulumu enkya ya leero ekedde kubooga okuwa ensala yaayo ku musango gw’ebyokulonda ogwawawaabirwa John Patrick Amama Mbabazi.…

Yuganda ekoze amaliri ga 00 ne Bukinafaso e Nambole .

  Wakati mu nammungi w’abawagizi abeekuluumuludde okuva ebule n’ebweya okulaba tiimu ya Yuganda  ng’ettunka n’eya Bukinafaso mu kusunsulamu…

Mityana SS eggaddwa, Abayizi bekalakaasizza lwa kuliisibwa bijanjaalo na Kawunga ku Pasika .

Essomero lya Mityana SS erisangibwa ku lusozo Namukozi liggaddwa lwa bayizi kwekalakaasa nga bakukkulumira abakulira essomero okubaliisa ebijanjaalo…

Gavumenti egoberere amateeka ng’ekola kubagivuganya – Katikkiro Mayiga.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Gavumenti okugoberera amateeka ng’ekwata ensonga z’abagivuganya. Mayiga ayongerako nti n’abali mu…

Nkumi na nkumi ezaabakkiriza bajaguza amazuukira ga Yesu Kulisitu.

Nkumi na nkumi ezaabakkiriza okwotoloola ensi yonna zeeyiye mu masinzizo okujjukira amazuukira ga Yesu Kulisitu  Amasinzizo gakedde kubooga…

2 bafu, 2 baddusiddwa mu ddwaliro e Mubende nga biwala ttaka.

Akabenje kasse 2 abatannategeerekeka mannya ate abalala 2 ne baddusibwa  mu ddwaliro e Mubende nga taasulewo taasiibewo y’ali ku…

Owa 45 atemeddwatemeddwa lwa kibanja – Mubende.

Jane Pauyero omutuuze ku kyalo Kabunyasi ekisangibwa mu Municipali ye Mubende y’atemeddwatemeddwa mwanyina Karigiza Joseph nga entabwe eva…