Kooti etyemula ogwa Mbabazi ku by’okulonda.

FB_IMG_1459412796811

Kooti ensukkulumu enkya ya leero ekedde kubooga okuwa ensala yaayo ku musango gw’ebyokulonda ogwawawaabirwa John Patrick Amama Mbabazi.

Abalamuzi omwenda nga bakulirwamu Ssaabalamuzi Bart Katureebe bonna batudde okuwa ensala yaabwe.

Leave a Reply