Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 487 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

2 bafu, 2 baddusiddwa mu ddwaliro e Mubende nga biwala ttaka.

March 26, 2016 · Mubiru Ali

Akabenje kasse 2 abatannategeerekeka mannya ate abalala 2 ne baddusibwa  mu ddwaliro e Mubende nga taasulewo taasiibewo y’ali ku mimwa. 

Akabenje kagudde ku kyalo Kibalinga ku luguudo oluva e Mubende okudda e Fort portal Fuso UAX 164 C etomereganye ne ginnewaayo UAW 495 F  ebadde etisse Soda okuva e Kampala ng’edda Fort portal.

Emirambo gy’abafudde gitwaliddwa mu ddwaliro e Mubende ate abakoseddwa baddusiddwa mu ddwaliro e Mubende Police.

Wabula Police egamba nti akabenje kavudde kukuvugisa kimama.