Kooti enkulu yaakuwulira okusaba kwa Sejusa okw’okweyimirirwa .

Enkya nga 1 . 03 . 2016 kooti enkulu mu Kampala  yaakuwulira okusaba kwa eyali akulira ebitongole ebikessi General David Ssejusa kweyateekayo nga ayagala okweyimrirwa ng’agamba nti ddemebe lye mu ssemateeka okweyimirirwa ate nga akuliridde ne mumyaka ekimuwa enkizo .

Omulamuzi Masalu Musene yaali mu misango guno Sejusa mwasinziira okusaba okweyimirirwa olw’ensonga olw’ensonga ze z’awa.

Sejusa yaweebwa amagezi omulamuzi Oumo  Oguli Magret okuteekayo okusaba kwe mu butongole mu kooti enkulu oluvannyuma lw’okulenererwa mu kooti ya ekinnamagye esangibwa e Makindye.

Sejusa asuubirwa okulabikako enkya mu kooti enkulu ng’akulemberwamu bannamateekabe abakulirwa David Mushabe.

 

Leave a Reply