Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 686 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Senegal egiddwako ekikopo kya AFCON 2025

March 18, 2026 · Radio Simba

⚽ Senegal egiddwako ekikopo kya AFCON 2025
Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Afirika ekya CAF kivuddeyo nekitegeeza nti akakiiko ka CAF akajulirwamu aka CAF Appeal Board kasazeewo ku kujulira okwakolebwa Eggwanga lya Morocco nekategeeza nti Abasambi ba ttiimu y’Eggwanga erya Senegal bwebekandagga nebava ku kisaawe mu mupiira ogwakamalirizo ogwa TotalEnergies CAF Africa Cup of Nations (AFCON), omupiira ogwo baguyiwa.
Bwerityo Eggwanga lya Morocco liweereddwa obuwanguzi bwa ggoolo 3โ€“0 n’ekikopo.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News