Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ekkubo ly’omusaalaba lyetabiddwamu nkumi na nkumi.

Ebikumi ย n’ebikumi by’abagoberezi ba Yesu Kulisitu beegasse ku nsi yonna okutambuza omusaalaba okujjukira olunaku olwokutaano Yesu lweyabonyabonyezebwa ng’atambuza…

Omwogezi wa Gavumenti alabula abantu obutamala gatambula mu nnaku enkulu.

Omwogezi wa Gavumenti era akulira ekitebe kya Gavumenti eky’essengejjero ly’amawulire Ofwono Opondo alabudde bannansi obutamala gatambulatambula mu biseera…

General Kayihura avumirira obulumbanyi ku Police.

Ssaabaduumizi wa police avumiridde ebikolwa eby’obulumbaganyi ku Police ye Kidodo e Kasese. Kayihura yadduse za mbwa e Kasese…

Abakungubazi basattira, Omugenzi yalaama kumuziika mu fuuti 100 – Kamuli.

Abakungubazi e Namasagali mu disitulikiti ye Kamuli basattira wamu n’okuzikubamu amakiikakiika lwa mutuuze munnaabwe kulaama bamuziike mu ntaana…

Ssemaka atemyetemye mukyalawe lwa kumumma ka Kyagera.

Ssemaka e Bamunaakika atemyetemye mukyalawe kata amutte lwa kumumma kaboozi ka kikulu.ย  Sam Mawangala yaatemyetemye mukyalawe Annet Gwokyala…

Kooti eragidde Kayihura ne Nganizi okwewozaako ku bya Besigye.

Kooti e Kasangati enkya ya leero eyisizza ekiragiro eri aduumira Police mu ggwanga General Kale Kayihura ne Wesley…

Eyaakamaliriza embaga yetuze lwa mabanja.

Namulanga Ronald myaka 34 ye yeggye mu budde nga yaakamaliriza embaga mawuuno mu gombolola ye Ibukulu e Namutumba.…

Pikipiki esse omuserikale wa Police.

Omuserikale wa police abadde asaabalira ku Boda Boda mu bitundu bye Bukedi afunye akabenje ku piki kw’abadde asaabalira…

Police eri ku muyiggo gwa mupangisa asse Landlord we .

Police e Iganga esitukiddemu ng’eyatega ogw’ekyayi okunoonyereza ku ngeri omupangisa gyeyakubyemu Landlord we n’amutta bweyabadde agenze okubanja ez’obupangisa…