Ssemaka atemyetemye mukyalawe lwa kumumma ka Kyagera.

Ssemaka e Bamunaakika atemyetemye mukyalawe kata amutte lwa kumumma kaboozi ka kikulu. 

Sam Mawangala yaatemyetemye mukyalawe Annet Gwokyala lwakumumma ka Kyagera okuva akalulu lwekaggwa.

Abafumbo bano ababiri babadde bawagira abesibyewo ku bwa Ssentebe bwa LC 111 banjawulo, omwami gw’awagira yeyawangula bw’atyo omukyala n’akwatibwa ensaalwa era okkakkana ng’akaboozi omwami akafuuye mu ngombe. Ekyo kyekijje omwami ono mu mbeera bw’atyo nasanjaga mukyalawe ng’amutema ebiso okubula okumutta. Wetwogerera nga omukyala addusiddwa mu ddwaliro lye Wobulenzi ye omusajja agombeddwamu obwala Police  atemeza mabega wa mitayimbwa nga police bw’ekola okunoonyereza.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abbisa emmundu Police emuttiddewo – Busia