Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 176 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Akabasanyizza muwalawe asindikiddwa mu kooti enkulu .

Omusajja kaggw’ensonyi  e Jina eyagombeddwamu obwala aggulo lwakukabasanya muwalawe myaka 13 n’amusiiga obulwadde , asindikiddwa mu kooti enkulu…

Abadde agenda okuziikibwa akubye omwasi , abakungubazi ne basattira .

Wabaluseewo  katemba e Iganga abakungubazi babunye emiwabo ng’omukazi gwebabadde bagenda okuziika bw’akubye omwasi era n’asaba n’ekyokunywa. Bono bibadde…

6 banyiga biwundu lwa kulumbibwa Mbogo .

Abantu 6 basigadde banyiga biwundu oluvannyuma lw’okulumbibwa embogo ebadde tesalikako musale ebalumbye okuva mu kkuumiro ly’ebisolo erya Kidepo…

Abaana 2 basirikkidde mu Nabbambula w’omuliro.

Abaana 2 myaka 4 ne 1 bebasirikkidde mu Nabbambula w’omuliro e Wobulenzi mu disitulikiti ye Luweero.  Nnyina w’abaana…

Museveni ayimirizza okuwenja akalulu k’obwa Sipiika.

Sentebe w’ekibiina kya NRM ate nga ye Pulezidenti, Yoweri Kaguta Museveni ayimirizza kampeyini z’okuwenja akalulu k’obukubiriza bwa Palamenti…

Kirumira asekera mu kikonde, Kati ye DPC wa Old Kampala.

Akulira ekitongole kya Police mu ggwanga General Kale Kayihura akoze e nkyukakyuka mu ba ofiisa era nga wetwogerera…

Omujaasi wa UPDF asse omutegesi w’emyoleso.

Omujaasi wa UPDF atannategeerekeka mannya atirimbudde omutegesi w’emyoleso nga ku mulundi guno abadde ategese gwa bya bulimi na…

Ssaabasumba asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja.

Ssaabasumba John Baptist Kaggwa atwala Masaka y’asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja nti naye ekisanja kya Katonda eky’o bulamu tebayinza…

Ba Puliida ba Mbabazi baagala Kooti eragire akalulu kaddibwemu okubalibwa .

Bannamateeka ba John Patrick Mbabazi bamaliriza okuwaayo obujulizi mu Kooti ensukkulumu era baagala obuwanguzi bwa Museveni busazibwemu obululu…