Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 71 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Museveni ayimirizza okuwenja akalulu k’obwa Sipiika.

March 17, 2016 · Mubiru Ali

Sentebe w’ekibiina kya NRM ate nga ye Pulezidenti, Yoweri Kaguta Museveni ayimirizza kampeyini z’okuwenja akalulu k’obukubiriza bwa Palamenti n’obumyuka.

Kino akikoledde Kyankwanzi ku tendekero ly’e byobufuzi mu Lusirika lwa bannakibiina kya NRM olwetabiddwamu ababaka 301 abakadde n’abaggya.

Kino kiddiridde okuba nga ababaka abawera abana omuli Sipiika aliko Rebecca Kadaga, Jacob Oulanya, Sam Kuteesa ne Theodore Ssekikubo okutandika kakuyege nga Oulanya yakubye obutabo n’ekkalaamu ebiriko amanyage era abadde abigabira ababaka.ย ย