Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 277 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Kirumira asekera mu kikonde, Kati ye DPC wa Old Kampala.

March 17, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1458198678575

Akulira ekitongole kya Police mu ggwanga General Kale Kayihura akoze e nkyukakyuka mu ba ofiisa era nga wetwogerera Muhammad Kirumira agonnomoddwako ogufo   nga kati ye DPC wa Old Kampala. 

Kirumira ye yali Oc wa Police ye Nansana oluvannyuma n’atwalibwa e Bwera.

Wabula  simba esobodde  okwogerako ne  Afande Kirumira nga asagambiza era bw’atyo n’asuubiza okuweereza obulungi bannakampala.