Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ba Puliida ba Mbabazi baagala Kooti eragire akalulu kaddibwemu okubalibwa .

March 15, 2016 · Mubiru Ali

Mbabazi LoyaBannamateeka ba John Patrick Mbabazi bamaliriza okuwaayo obujulizi mu Kooti ensukkulumu era baagala obuwanguzi bwa Museveni busazibwemu obululu bwonna obwali obulamu biddibwemu okubalwa obw’akalulu k’obwa Pulezidenti akaakaggwa .

Wabula enkya abawawaabirwa Pulezidenti Museveni , Ssaabawolereza wa Gavumenti n’akakiiko k’ebyokulonda baakuteekayo okwewozaako kwabwe mu Kooti .