Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Ssaabasumba asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja.

March 16, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabasumba John Baptist Kaggwa atwala Masaka y’asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja nti naye ekisanja kya Katonda eky’o bulamu tebayinza kukyewala.ย 

Bino yabyogeredde mu kuziika muganda wa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga Omugenzi James Kato Mukasa eyaziikiddwa ku biggya bya ba Jajja be e Kasanje ekiri mu gombolola ye Kabonela mu disitulikiti ye Masaka.

Ssaabasumba Kaggwa akikkaatiriza nti buli kintu kirina ekiseera kyakyo.