Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 445 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Eyaakamaliriza embaga yetuze lwa mabanja.

March 21, 2016 · Mubiru Ali

Namulanga Ronald myaka 34 ye yeggye mu budde nga yaakamaliriza embaga mawuuno mu gombolola ye Ibukulu e Namutumba. ย 

Asangiddwa ng’alengejjera ku muti waggulu nga waliwo akabaluwa akabadde kalaga amabanja agamuyinze obuzito agateeberezebwa okuba nga yageewoze okukola embaga makeke.

Police eyitiddwa era n’emusalayo ku muguwa era n’esaba abantu okwebuuza ku bannaabwe nga tebannasalawo ku bintu ebimu.