Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 473 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Owa 45 atemeddwatemeddwa lwa kibanja – Mubende.

March 26, 2016 · Mubiru Ali

Jane Pauyero omutuuze ku kyalo Kabunyasi ekisangibwa mu Municipali ye Mubende y’atemeddwatemeddwa mwanyina Karigiza Joseph nga entabwe eva ku kibanja kitaabwe kyeyabalekera.

Lusiba Muhammad, Sentebe w’ekyalo kino agamba nti Jane yagaana Karugiza okulima ku kibanja kino, kw’avudde okumusanjaga era babadde bamuddusa mu ddwaliro naakutuka wabula ye Karugiza agombeddwamu obwala era atemeza mabega wa mitayimbwa ku Police e Mubende.