Kololo awuumye nga Museveni alayira.
Ekisaawe ky’ebijjukizo ekye Kololo leero kiwuumye nga Pulezidenti omulonde Yoweri Kaguta Museveni alayira okufuga Yuganda ekisanja ekyokutaano ate…
Ekisaawe ky’ebijjukizo ekye Kololo leero kiwuumye nga Pulezidenti omulonde Yoweri Kaguta Museveni alayira okufuga Yuganda ekisanja ekyokutaano ate…
Pulezidenti Museveni olumalirizza okukuba ekirayilo n’akakasa eggwanga nga mu kisanja kino bwagenda okufaafaagana n’obuli bwenguzi obufumbekedde mu ggwanga…
Aduumira Police mu maserengeta ga Kampala Siraje Bakaleke agamba nti bamaze okuwa ebiragiro eri abaduumira Police mu bitundu…
Agenda okuwummula emirimu gy’ obubaka bwa Palamenti owa Lubaga eyaamaserengeta John Ken Lukyamuzi agamba nti Pulezidenti Museveni asaanye…
Police akawungeezi ka leero ekkirizza nti yakwata akulira abakyala mu kibiina kya FDC Igrid Turinawe eyalabwako ku kabuga…
Police e Busia ekoze ekikwekweto Kafungula nkete mu kibuga Busia neeyoola abantu abasoba mu 50 abeeyingiza mu Yuganda…
Police enkya ya leero eremesezza olukiiko lwa FDC olwa bannamawulire olutuula buli lwa bbalaza ku kitebe kya FDC…
Ssaabawolereza wa Gavumenti asabye kkooti enkulu mu Kampala egobe omusango gwa Sejusa mwasinziirira okusaba aliyirirwe akawumbi olwokulinnyirira eddembe…
Abakungu okuva mu Minisitule ye byenjgiriza bagamba nti newankubadde gavumenti yasaawo okusoma okwobwereere mu Ssekondale ne Pulayimale ,…