Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 269 listening Simba FM Live

Police eremesezza olukiiko lwa FDC olwa bannamawulire.

May 9, 2016 · Mubiru Ali

Police enkya ya leero eremesezza olukiiko lwa FDC olwa bannamawulire olutuula buli lwa bbalaza ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi.

Police efubutudde bannamawulire okuva ku kitebe kino ababadde bazze okukwata amawulure mu lukungaana era wano Police weesinzidde okubategeeza nti ekifo kino tekikkirizibwamu bantu kubanga kyazzibwamu emisango ” Crime Scene ”.