Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 269 listening Simba FM Live

Kololo awuumye nga Museveni alayira.

May 12, 2016 · Mubiru Ali

Ekisaawe ky’ebijjukizo ekye Kololo leero kiwuumye nga Pulezidenti omulonde Yoweri Kaguta Museveni alayira okufuga Yuganda ekisanja ekyokutaano ate aweze emyaka 35 ku ntebe.

Omukolo gwetabiddwako namungi w’abantu okuva mu ggwanga wamu n’amawanga amalala, oluvannyuma emizinga gikubiddwa ate n’ennyonyi nezoolesebwa mu bbanga.