Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live

Police eyodde 50 abeeyingiza mu Yuganda mu bukyamu

May 9, 2016 · Mubiru Ali

Police e Busia ekoze ekikwekweto Kafungula nkete mu kibuga Busia neeyoola abantu abasoba mu 50 abeeyingiza mu Yuganda mu bakyamu.

Aduumira Police mu bitundu bye Busia Nelson Nahabwe agamba nti obumenyi bwa mateeka bweyongedde nnyo mu kitundu kino.

Wabula ye omu ku bakwatiddwa mu kikwekweto kino Edris Kikebe agamba nti ekikolwa kino kimenya mateeka.