Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 250 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abakulembeze ba Municipaali y’e Mukono baagala Divizoni zisalwemu

Olukiiko olufuzi olwa Municipaali y’e Mukono lusabye Gavumenti ng’eyita mu Minisitule ya Gavumenti ez’ebitundu esalemu Divizoni ezikola Municipaali…

Baguma asindikiddwa ku alimanda mu kkomera ly’e Kigo

Aaron Baguma eyali aduumira Police y’amasekkati ga Kampala avunaaniddwa emisango gy’obutemu mu kkooti ya Buganda Road era n’asindikibwa…

DP ekkirizza nti yawanguddwa mu kalulu k’ Omoro .

Ab’ekibiina kya Democratic Party bakkirizza nti baawanguddwa mu kalulu  akaakubiddwa okulonda omubaka omukyala anaakiikirira Disitulikiti y’e Omoro mu…

Ow’emyaka ebiri atomeddwa mmotoka n’akalirawo – Nakifuma

Omwana ow’emyaka ebiri mu maduuka g’e Nakifuma  Nakulabye atomeddwa mmotoka ebadde ewenyuka emisinde egy’a akaweewo n’akalalirawo . Omwana…

Abasuubuzi mu Kampala bakukkuluma lwa buwanana bwa nsimbi za kasasiro

Abasuubuzi abakolera mu Kampala bagamba nti KCCA ky’ekiseera esitukiremu ng’eyatega ogw’ekyayi esitukire mu Kampuni ya Nabugabo Up deal…

Kkooti etandise okuwuliriza emisango gya nnaggomola 50

Kooti enkulu mu Kampala etandise okuwulira emisango egisoba mu makuni ataano nga gino gya nnaggomola omuli okukwata abaana,…

Lukululana efootodde abagoba ba Bodaboda 2, bafu – Mukono

Abagoba ba Bodaboda 2 lukululana ebalinnye nebafiirawo mbulaga mbulaga mu ttuntu lya leero e Kigunga – Mukono. Kigambibwa…

Akabenje kasse 3, kkumi bataawa – Northern By- pass

Abantu basatu bakakasiddwa nti bafiiriddewo mbulaga ate abalala abawerako abasoba mu kkumi ne baddusibwa mu ddwaliro e Mulago…

Obukadde 400 e z’abavubuka zisattiza abakulembeze e Mubende

Ssente z’abavubuka obukadde 400 ezaabaweebwa okwerwanako ku lukokere lw’obwavu mu Disitulikiti y’e Mubende zibasattiza oluvannyuma lw’okubalemerera okusasula ng’enteekateeka…