Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 450 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Ow’emyaka ebiri atomeddwa mmotoka n’akalirawo – Nakifuma

August 30, 2016 · Mubiru Ali

Omwana ow’emyaka ebiri mu maduuka g’e Nakifuma  Nakulabye atomeddwa mmotoka ebadde ewenyuka emisinde egy’a akaweewo n’akalalirawo .

Omwana ono afudde ye Ssekanjako Johnson ng’ono mutabani wa Katumba George ow’e Nakifuma Nakulabye .

Wetukoledde eggulire lino nga omulambo guggyiddwawo Police y’e Naggalama era nga n’emmotoka ya Noah etomedde omwana ono nayo Police egitutte . Kitalo !