Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 440 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Lukululana efootodde abagoba ba Bodaboda 2, bafu – Mukono

August 29, 2016 · Mubiru Ali

Abagoba ba Bodaboda 2 lukululana ebalinnye nebafiirawo mbulaga mbulaga mu ttuntu lya leero e Kigunga – Mukono.

Kigambibwa nti abagoba ba Bodaboda bano batomeraganye bwenyi ku bwenyi nebagwa mu luguudo wakati nga bawunze wabula lukululana ebadde yeetisse sseminti nga edda Mukono n’ebafootoola era nebakkirira ewa Ssenkaaba. Abantu bombi tebategeerekese bibakwatako..

Wabula yo lukululana ne Bodaboda biggyiddwawo nebitwalibwa ku Police e Mukono ย ate emirambo ggyo negitwalibwa mu ddwaliro e Mulago gyekebejjebwe. Kitalo nnyo.