Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 101 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mutesa 1 Royal University e Masaka eggaddwa

Ssettendekero wa Mutesa 1 Royal University e Masaka aggaddwa ebbanga eritali ggere oluvannyuma lw’abayizi okwekalakaasa neboonooba ebintu bya…

Kkondo amenye amaduuka 30, abbye bya bukadde – Jinja

Police e Jinja eri ku muyiggo gwa mubbi kkondo amenye amaduuka agasoba mu makumi asatu ku Main street…

UNBS eweze Yohanda Juice

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga ekya  Uganda National Bureau of Standards kiweze okufulumya wamu n’okusaasaanya Juice…

EC yeetaaga obuwumbi 40 okulondesa ba Ssentebe b’ebyalo

AKakiiko k’ebyokulonda kagamba nti Bannayuganda bayinza obutafuna  mukisa kulonda ba Ssentebe ab’enkiiko ezikulembera ebyalo n’ab’e Miruka mu ggwanga…

30 basimattuse okuwanikibwa ku kalabba

Abasibe abaasoba mu 30 mu kkomera ekkulu ery’e  Luzira basimattuse okuwanikibwa ku kalabba oluvannyuma lwa kkooti enkulu mu…

Musajja mukulu yeekakaatise ku bbujje myaka 8 – Kalangala

Omusajja ayitibwa Mukonjo nga mutuuze ku kyalo Bbungo – Kibaale ekisangibwa mu Ggombolola ye Mugoye mu Disitulikiti y’…

Zzaabu azaalidde Kulayigye eminyira

Col Felix Kulayigye omubaka ow’eggye lya UPDF mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga,  ayimiriziddwako ku mirimu egy’obuvunaanyizibwa egikwatagana n’okulungamya eby’amagye…

Takisi ekoonye omuserikale wa Police n’akalirawo – Jinja

  Omuserikale wa Police nga mukazi akoonedwa Kamunye naafiirawo enkya ya leero e Jinja ku Lutindo lw’omugga Kiyira.…

Pasita afunyisizza wa 14 olubuto, adduse – Kidera

Police mu ggombolola y’e Kidera mu Disitulikiti y’e Buyende eri ku muyiggo gwa musumba agambibwa okukkira omwana omuwala…