Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 260 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Kkondo amenye amaduuka 30, abbye bya bukadde – Jinja

August 26, 2016 · Mubiru Ali

Police e Jinja eri ku muyiggo gwa mubbi kkondo amenye amaduuka agasoba mu makumi asatu ku Main street mu Jinja ekiro ekikeesezza olwaleero  n’akunta n’ebintu ebiri mu bukadde bw’ensimbi .

Ye aduumira Police e Jinja Felix Mujizi ategeezezza Radio Simba nti kino kyaguddewo nga Police tetegedde wabula nga buzigu buno obukoleddwa, abasuubuzi bafiiriddwa ebintu omuli;  ebyuma bi kali magezi (Computers), engoye wamu n’ebyamaguzi ebirala njolo gattako ensimbi enkalu ezaabadde zisigadde mu maduuka gano agaamenyeddwa .