Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 250 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Mutesa 1 Royal University e Masaka eggaddwa

August 26, 2016 · Mubiru Ali

Ssettendekero wa Mutesa 1 Royal University e Masaka aggaddwa ebbanga eritali ggere oluvannyuma lw’abayizi okwekalakaasa neboonooba ebintu bya Yunivasite omuli n’emmotoka ya Vice Chancellor .

Abayizi beekalakaasa lwa Vice Chancellor Arthur Sserwanga butalabikako ku Yunivasite . Bagamba olw’okuba nti Chancellor ono tabeerawo, abakulembeze ba Yunivasite eno emirimu bagikola ngeri ya kiri gy’oli nga n’abasomesa tebakubikako kimunye mu bibiina .