Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 279 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

DP ewakanya ekya Kaweesi okwogerera Police

Eb’ekiniina kya Democratic party bagamba nti ssikyabuvunaayizibwa okulonda Andrew Felix Kaweesi akole emirimu gy’okwogerera ekitongole kya Police. Ssekamwa…

Gavumenti erabudde bannayuganda ku kyeya

Gavumenti erabudde bannayuganda nti beegendereze ekyeya ekibeyenze ebitundu ebyenjawulo e by’egwanga nga kiyinza n’okutuusa mu makkati ga Muwakanya…

Buganda ewakanya ennongoosereza mu tteeka ly’ettaka

Obwakabaka bwa Buganda bugamba nti tebuwagira nteekateeka ya Gavumenti ey’okuleeta ennongoosereza mu bbago ly’etteeka ly’ettaka lyebagamba erisobozesa Gavumenti…

Abavunaanibwa emisango gya nnaggomola bagikkirizza

Abantu abali mu nkaaga ababadde bavunaanibwa emisango gya naggomola omuli; abasobya ku baana abato,  obutemu, obwakkondo n’emirala omuli…

Eddwaliro lya Gavumenti teririna wadde Panadol – Kiganda HC IV

Akulira eddwaliro lya Gavumenti erya Kiganda Health Center iv mu Disitulikiti y’e Mubende Dr. Jude Kizza awuniikirizza omumyuka…

Abatemu balese abatuuze batonnya musaayi – Bukomansimbi

Police mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi eri ku muyiggo gwa basajja abaabadde bakakaatanye n’emyambe emyogi mu budde bw’ekiro ekiyise…

Beeyuna Rolex Festival ku Yuganda Museum

Buddu esitukidde mu Ngabo

Essaza ly’e Buddu lisitukidde mu Ngabo y’emipiira gy’amasaza ga Buganda  oluvannyuma lw’okuwangula Gomba ku luzannya olw’akamalirizo  Libadde ssanyu…

Abagenda ku gw’amasaza boonoonye ebya UNRA

Abasaabaze nga babadde basaabalira mu bidduka eby’enjawulo okuva e Masaka okudda  e Kampala nga kigambibwa nti bano babadde bagenda…