Abagenda ku gw’amasaza boonoonye ebya UNRA

Abasaabaze nga babadde basaabalira mu bidduka eby’enjawulo okuva e Masaka okudda  e Kampala nga kigambibwa nti bano babadde bagenda ku mpaka z’akamalirizo ez’emipiira gy’amasaza ga Buganda eziri e Namboole, bakyankalannyiza enteekaateeka z’ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo ez’okukwasisa amateeka neboonoona n’ebimu ku bintu ebikozesebwa omuli ebyuma eby’amaggwa.

Bino bibaddde Kampiringisa ekisangibwa mu Gombolola y’e Buwama mu Disitulikiti y’e Mpigi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka .

Ekitongole kino nga kiri  wamu ne Police y’ebudduka  bibadde ku kaweefube wa kulondoola n’okukwata abo abagoba b’ebidduka eby’enjawulo abatikka  obubindo, abavuga endiima n’abatalina bisaanyizo mukampeyini yaabwe eyakaziddwako erya FIKA SALAMA .

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute!

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute! ...

0 0 instagram icon
Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024.

Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024. ...

12 0 instagram icon
#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa

#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa
...

3 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakyaliddeko ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE aka Mr. Updates mu ddwaliro lya IHK e Nairobi mu Kenya. Omubaka akubye ku matu era essaawa yonna wakusiibulwa adde okwaboobwe.

NB: Omubaka atukirizza okukozesa ekifaananyi kino.

6 0 instagram icon