Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 101 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

DP ewakanya ekya Kaweesi okwogerera Police

August 24, 2016 · Mubiru Ali

Eb’ekiniina kya Democratic party bagamba nti ssikyabuvunaayizibwa okulonda Andrew Felix Kaweesi akole emirimu gy’okwogerera ekitongole kya Police.

Ssekamwa wa DP Kenneth Paul Kakande yasinzidde mu lukungaana lw’e kibiiba kino lw’etuuza buli week ku yafeesi z’ekibiina ku City House mu Kampala n’agamba nti bo nga aba DP balina bingi byebalowooza nti kuno ssikwekwandisinziddwa okulonda Kaweesi ayogerere Police mu kiseera kino.