Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 309 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Abatemu balese abatuuze batonnya musaayi – Bukomansimbi

August 22, 2016 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi eri ku muyiggo gwa basajja abaabadde bakakaatanye n’emyambe emyogi mu budde bw’ekiro ekiyise abaalumbye amaka agawerera ddala 11 agasangibwa mu ggombolola y’e Kitanda nebaleka abantu abawerako nga batonnya musaayi.

Ebyalo ebyalumbiddwa mulimu Kyanika, Kikuta ne Kitanda nga bangi ku batuuze kati banyiga banyiga biwundu.

Ssente wa NRM mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi Shafic Mwanje avumiridde ekikolwa kino ekyakoleddwa ku batuuze.