Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 319 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Alumyeko mukyala we okutu – Wakiso

Waliwo omusajja wa myaka 26 nga ye Amos Tukundane akkidde mukyala we n’amulumako okutu ku kyalo Jjokelera ekisangibwa…

Abalamazi 45 bagudde ku kabenje – Kyotera

Abalamazi abawerera ddala 45 bagudde ku kabenje,  bus ey’ekika kya Falcon nnamba T967 – BTA  ebadde eva e…

Ebyokwerinda e Namugongo biri gguluggulu – Police

Police egamba nti ebyokwerinda biri gguluggulu e Namugongo mu kwetegekera emikolo gy’okujjukira  abajulizi ba Yuganda egy’omwaka guno 2017.…

Abaana 4 bakubiddwa bbomu e Mubende, bapookya

Abaana bana bakubiddwa ekintu akigambibwa okuba Bbomu ku kyalo Kikonwakyabataagi ekisangibwa mu Munisipaali y’e Mubende . Aduumira Police…

Gavumenti ettukizza kaweefube w’okunoonya Kampuni enaakola ku mafuta g’eggwanga

Gavumenti eronzeeyo zi Kampuni bbiri okuba nga zivuganya ku eriwa enaawebwa Kkontulakiti y’okuzimba ebbibiro ly’amafuta agaazuulibwa mu bitundu…

Crime Preventer agombeddwamu obwala, agambibwa kufunyisa mwana lubuto – Kayunga

Waliwo Crime Preventer agombeddwamu obwala mu Disitulikiti y’e Kayunga nga ateeberezebwa okukkira omwana n’amugogombola obugoggo era n’amufunyisa n’olubuto.…

Omukulu w’essomero lya Pulayimale akwatiddwa ng’akabasanya omuyizi we – Kabale

Julius Mugalula omukulu w’essomero lya Bukinda Primary School erisangibwa mu ggombolola y’ e Bukinda mu Disitulikiti y’ e…

Omugagga w’amasomero ga St. Lawrence – Prof.Mukiibi afudde

Munnabyanjigiriza omututumufu mu ggwanga era omutandisi w’amasomero ga St. Lawrence, Colleges ne University Prof. Lawrence Mukiibi afudde enkya…

Abasirikale ba Poliisi basindikiddwa ku limanda e Luzira ku musango gw’okutulugunya wamu n’okulumya meeya we Kamwenge

Abasirikale ba Poliisi bana basindikiddwa ku limanda e Luzira ku musango gw’okutulugunya wamu n’okulumya meeya we Kamwenge Goeofrey…