Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 461 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Crime Preventer agombeddwamu obwala, agambibwa kufunyisa mwana lubuto – Kayunga

May 29, 2017 · Mubiru Ali

Waliwo Crime Preventer agombeddwamu obwala mu Disitulikiti y’e Kayunga nga ateeberezebwa okukkira omwana n’amugogombola obugoggo era n’amufunyisa n’olubuto.

George Bahiya nga atemera mu gy’obukulu 40 nga ono abadde okolera mu Police Station ey’e Kayunga,  agambibwa okubanga yakkidde omwana ow’emyaka 17 n’amutunuza mu mbuga ya Sitaani. Kato Vincent omusasi waffe atutegeezezza nti abatuuze mu Kayunga bagamba nti omusajja ono guno ssigwemulundi ogusoose okukola bino era nga ne bakaabasajja tabataliza.