Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 461 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abaana 4 bakubiddwa bbomu e Mubende, bapookya

May 29, 2017 · Mubiru Ali
Abaana bana bakubiddwa ekintu akigambibwa okuba Bbomu ku kyalo Kikonwakyabataagi ekisangibwa mu Munisipaali y’e Mubende .
Aduumira Police e Mubende nga ye Patrick Byaruhanga ategeezezza nti abaana bano bbomu ebakubidde mu ffumbiro nga bafumba era nti ebadde wansi w’amasiga.
Annyonnyodde nti abaana abakoseddwa be : Tadeo Katongole (8), Reagan Ssempijja (7), Lydia Mukisa (2), Lilian Nabakooza(5)  era abaana basinze kukosebwa mu bitundu bya kyama nga  ba Sgt  Charles Kakooza omuserikale wa UPDF okuva mu nkambi y’abaliko obulemu ku mibiri gyabwe e Mubende.
Abaana bano kati bapookyeza mu ddwaliro ekkulu e  Mubende.