Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 23 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Pasita akwatiddwa lubona ng’anyumiza akaboozi mu kkanisa misana ttuku

Pasita akwatiddwa lubona mu bikolwa eby’obwenzi misana ttuku mu kkanisa nga yeerigomba  n’omukazi –  endiga ye gy’asumba. Ekijjankunene…

Omusolo omupya ku basawo b’ekinnansi gugguse e Mubende

Abakulira Disitulikiti y’e Mubende batonzeewo omusolo omupya ku basawo b’ekinnansi wakati mu kusika omuguwa okuva eri abakiise nga…

A – Plus ekubiddwa mu kkooti lwa kuziika Ssemwanga mu ntaana erimu ssente

A – Plus Kkampuni ekola ku by’okuziika ekubiddwa mu kkooti lwa kuziika Ssemwanga mu ntaana erimu ssente z’eggwanga.…

Abalamazi abasinze obuto ba myaka 13 bavudde Lira ku bigere

Nga twolekera okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo era nga  lwa nkya, waliwo abawala babiri  abato okuva e Lira…

Police etandise okunoonyerereza ku nfa y’omuyizi w’e Makerere

Police mu ssettendekero wa Makerere etandise omuyiggo n’okunoonyereza ku kiki  ekyaviiriddeko omuyizi wa ssettendekero ono ow’omwaka ogusooka nga…

Eyabba omwana wa myezi esatu agombeddwamu obwala

Police e Kayunga egombyemu obwala omukazi wa myaka 23 eyabba omwana wa myezi esatu ku bazadde be ssabiiti…

Eddwaliro lya Gavumenti – Mukono Health Center IV teririna bikozesebwa

Akulira eddwaliro  lya Gavumenti erya Mukono Health Center IV Dr. Geofrey Kasirye avuddeyo n’alaajanira Gavumenti okuvaayo mu bwangu…

Aba DP bategeka kunnyonnyola byebakoledde abalonzi – Mukono

Bannakiiina kya DP e Muk0no nga bakulembeddwamu ssentebe waabwe owa Disitulikiti Betty Nambooze ng’ali wamu ne ba ssentebe…

Police eyisizza ebiragiro byokunguudo ebinaagobererwa ku lunaku lwa Namugongo

Police mu Kampala eyisizza ebiragiro byokunguudo ebinaagobererwa nga abantu bagenda okulamaga ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo olunaku olw’okubaayo…