Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,236 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Aba DP bategeka kunnyonnyola byebakoledde abalonzi – Mukono

June 1, 2017 · Mubiru Ali

Bannakiiina kya DP e Muk0no nga bakulembeddwamu ssentebe waabwe owa Disitulikiti Betty Nambooze ng’ali wamu ne ba ssentebe baakulembera n’abekibiina abalala omuli Haji LukeMan Ssegayi, Susan Boogere Nsensebuse n’abalala basazeewo okukuba olukungaana mwebagendera okunnyonnyolera abalonzi ku biki byebakoze mu bbanga ery’omwaka omulamba.

Wabula ye Bogere Nsesebuse asinzidde mu lukiiko luno n’alabula Ssaabapoliisi Gen. Kale Kayihura obuteetantala kubalumba kubanga nabo baggyakuggayo agoomubuto .

Bino byonna bibadde ku yafeesi yaabwe esangibwa e Nakabago Mukono .