BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Omusolo omupya ku basawo b’ekinnansi gugguse e Mubende

Abakulira Disitulikiti y’e Mubende batonzeewo omusolo omupya ku basawo b’ekinnansi wakati mu kusika omuguwa okuva eri abakiise nga abamu bagamba nti kino kyakwongera obufere ate abalala nga bagamba nti kyakubukendeeza.

Omusolo oguteekeddwawo, Abasawo bonna ab’ekinnansi abanoga eddagala bagenda kuba nga basasula emitwalo esatu (30.000) buli mwaka ate ab’amasabo basasule emitwalo kkumi (100.000).

John Kayingere akiikirira eggombolola y’e Nabingoola ku Lukiiko lwa Disitulikiti ey’e Mubende  atageezezza nti abasawo bano beetagisa okukwatibwa obulungi kubanga bakola kinene nnyo mu kujjanjaba abantu wansi mu byalo

Wabula ye Norah Mbabazi akiikirira Municipaali ey’e Mubende ku lukiiko lwa disitulikiti ategeezezza nti bano beebeenyigira mu bikolobero ebingi okuli n’okusaddaaka abantu era beetaaga okuteekako omusolo omunene .

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply